Words of Wisdom:

"Our lives are unique. Live how to make these lives worth with no regrets." - Zerosampson

Social Work

  • Date Submitted: 04/06/2011 02:20 AM
  • Flesch-Kincaid Score: -72.1 
  • Words: 830
  • Essay Grade: no grades
  • Report this Essay
Olukiiko lwagulwawo Ssendege Alex

Ssentebe yayaniriza nnyo abakiise mulukiiko. Nabebaza olw’okuwayo obedde nebabawo. Yasiima abakiise olw’emirimu gyebatusako engalo nga muno mwemuli n’egyekibiina, (omuli n’okulabirira pulojekitis ezenjawulo) egikorebwa obulungi enno.
Yasiima nnyo wamu n’okwebaza mukiise munaffe George sebina olw’okutandikawo essomero lya Day Care era nakubiriza nabalala okutandikawo emirimu mungeri ng’eyo.
Yebazza era nakulisayo abo bonna abakwata bendera ya Martyrs’ Church Katwe mumpaka z’amazina, okuyimba ne katemba ezali eBusega ku nkomerero ya January 2011
Ssentebe yakubiriza olukiiko nti kitwetagisa okuba n’entekateka enungi kitusobozese okukola obulungi mumpaka ez’enjawulo ezinabanga zenyigiddwamu.
Yagenda mu maaso n’okulisaayo abo bonna abagenda eMukono wamu nabo abawerekerako bavubuka banaffe nga bafiriddwa abantu babwe. Ssentebe yategeza olukiiko nti tulina okusomozebwa mungeri y’okukumamu omutindo ogudukanyizibwako pulojekiti ezantakibwa edda ate era wamu n’okutandikawo empya. Wano weyakonera ku kibiina ekigabuzi nti tulina okwenyigiramu tubangulwe olw’ensonga nti emikisa mingi nyo egiri maaso egyokufuna emirimu gyakyo.
Ssentebe yetondera olukiiko olw’obutabwo na pulogulamu nzijjuvu eraga ebigenda okukolebwa olw’ensonga nti ey’oBulabirizi yali tenafuluma.
Ssentebe yategeza olukiiko nti obukiiko (Sub committees) buyina okwogeramu amanyi naddala ak’eby’ensimbi (Finance) kitusobozese okutambuza emirimu mu bwangu.

Ssentebe yamaliriza okwogera kwe nga yebaza abakiise olw’obuwagizi n’obumu bwebayolesa omuli essaala, ensimbi n’ebirala eri mukiise munaffe mu bisera by’okunonya akalulu era nasaba enkola eyo egende mu maaso.

Oluvanyuma lw’okwogera kwe, yasaba mwami Ssendege Alex assome ebyalimu minatisi z’olukiiko lwa January 2011 ekintu kyekola obulungi enyo.

Ebiva

Saving Scheme

Kunsonga eyo wagulu, abakiise bakanya nti pasentegi (%) esembayo obunene eri omuntuey’woze sente eyina kuba kumi kubuli kikumi (10%). Era bakanya...

Comments

Express your owns thoughts and ideas on this essay by writing a grade and/or critique.

  1. No comments